User:Ssemmanda will
Appearance
Ssemmanda Wilson mukugu mu Lulimi Oluganda, Musomesa, musunsuzi mu lupapula lw'Oluganda olusinga mu nsi yonna (Bukedde News Paper). Yasomera ku Ssettendekero wa Makerere, wa myaka abiri mu mukaaga (26) era ava mu Disitulikiti y'e Mityana.
Musunsuzi mu kibanja kya Wikipideya era ayagala kufuuka kakensa (professor) mu lulimi Oluganda. Ayagala nnyo okulaba ng'Oluganda lukulaakulana, lusaasaane era lubune ensi yonna oboolyawo lufuuke olulimi lw'Eggwanga Uganda.